Job 3:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Lwaki ekitangaala kiweebwa omusajja ow'amakubo amakusike, Katonda gw'azingizza ku buli ludda?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Lwaki okuwa ekitangaala oyo, atayinza kulaba kkubo, Katonda gw’akomedde?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuntu akwekeddwa ekkubo lye aweerwa ki omusana, Era Katonda amukolerako ki olukomera?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuntu akwekeddwa ekkubo lye Katonda gw'akolako olukomera?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omuntu akwekeddwa ekkubo lye aweerwa ki omusana, Era Katonda gw'akomedde olukomera?