Job 3:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe ŋŋenda okulya ekinzijira kusinda, okuwoloma kwange kukulukuta nga mazzi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga nkaaba mu kifo ky’okulya, n’okusinda kwange kufukumuka ng’amazzi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga okusinda ye linga emmere yange, N'okuwuluguma kwange kulinga amazzi agafukibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kubanga okusinda ye mmere yange; okusindogoma okwange tekukoma.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga okusinda kwange kujja nga sinnalya, N'okuwuluguma kwange kufukibwa ng'amazzi.