Job 3:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga kye ntya, kye kinzijidde; kye mbadde neekeka kye kingwiridde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekintu kye nantiiranga ddala era kye nakyawa kye kyantukako.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga kye ntya kye kinzijira, N'ekyo kye nkankanira kijja gye ndi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kye ntya kye kinzijira, n'ekinkanga kye kingwira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga kye ntidde kinjijako, N'ekyo kye nkankanira kijja gye ndi.