Job 3:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sirina mirembe, yadde obuweerero; siwummula, wabula emitawaana gye gijja.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Siwummudde wadde okusiriikirira wadde okuba n’emirembe, wabula buzibu bwereere bwe bunzijidde.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Sirina mirembe, era siwummula, Wabula obuyinike bwe bunzijira.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Siweerako, sirina mirembe, siwummula, Mitawaana gye gijja!”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Sessa so sitereera so siwummula; Naye ennaku zijja.