Job 30:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Banneenyinyala, ne banneewala, tebatya na kumpandira malusu mu maaso.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
abatanjagala abanneesalako, banguwa okunfujjira amalusu mu maaso.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Banneetamiddwa, banneesamba, Tebaleka kumpandira malusu mu maaso.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Banneetamiddwa, banneesamba. Amaaso gange tebagataliza kugawandira malusu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bantamwa, banneesamba, Tebaleka kumpandira malusu mu maaso.