Job 30:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kati nga Katonda asumuludde omutego gwange n'ambonyaabonya, bakasuse eddobo mu kamwa kange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kaakano Katonda nga bw’atagguludde akasaale kange, ammazeemu amaanyi; beeyisizza nga bwe balaba mu maaso gange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga Katonda andese n'ammala amaanyi, Kye bagala kye bakolera mu maaso gange
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kubanga Katonda andese ngalo nsa n'ammala amaanyi, Nze we mbeera kye baagala kye beekolera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga asumuludde omugwa gwe n'ambonyaabonya, Era basudde olukoba olugoba mu maaso gange.