Job 30:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amaanyi g'emikono gyabwe gyaŋŋanyula ki, kati abo abatakyalimu mbavu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amaanyi g’emikono gyabwe gaali gangasa ki? Abantu abaali baweddemu amaanyi ag’obuvubuka bwabwe,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abantu abo bandingasizza ki, Abatakyalimu maanyi?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nandibafunyeemu mugaso ki abantu abatakyalimu maanyi?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Weewaawo, amaanyi ag'emikono gyabwe gandingasizza ki? Abantu abaweddemu obuvubuka,