Job 30:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Onkyukidde na bukambwe; onjigganya n'omukono gwo ogw'amaanyi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Onkyukira n’obusungu; onnumba n’omukono gwo ogw’amaanyi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Onfukidde omukambwe, Onjigganya n'amaanyi go gonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Onfuukidde omukambwe, n'onjigganya n'amaanyi go gonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okyuse okuba omukambwe gye ndi: Olw'amaanyi ag'omukono gwo onjigganya.