Job 30:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Onsitudde n'ongobera mu mbuyaga; ommerengulidde mu kikuŋŋunta.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Onsitula mu bbanga n’ongobesa empewo, n’onziza eno n’eri mu muyaga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ondeka embuyaga okunkuŋŋusa, N'onjuuyayuuyiza omwo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Onsitula n'onneebagajjira ku mbuyaga. Onjuuyayuuyiza eno n'eri mu kibuyaga akunta.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Onsitulira awali empewo n'ozinneebagazaako; Era onsaanuusizza mu kibuyaga,