Job 30:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mmanyi ojja kuntuusa ku kufa, mu kifo ekyategekerwa buli mulamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mmanyi nga olintuusa mu kufa, mu kifo kye wateekerawo abalamu bonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ddala mmanyi ng'ontwala mu kufa, Emagombe erigenda bonna abalamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ddala mmanyi ontwala magombe mu kifo erigenda bonna abalamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga mmanyi ng'olintuusa mu kufa, N'eri ennyumba eyateekerwawo abalamu bonna.