Job 30:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Kituufu tewaali asuulira mukono ali mu kifulukwa, bw'aba awanjaga mu buyinike bwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ddala tewali ayamba muntu anyigirizibwa ng’akaaba mu kunyigirizibwa kwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Lwaki olumba omuntu azikirira, atakyalina maanyi? Atakyalina ky'ayinza kukola, wabula okusaba obuyambi?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Lwaki olumba omuntu azikirira atakyalina ky'ayinza kukola, wabula okusaba obuyambi?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mazima taagololere mukono gwe ku kifuavu ky'ebyagwa; Newakubadde nga bibeera mu kuzikirira kwe, omuntu ayinza okulira olw'ebyo.