Job 30:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Saakaabira ng'oyo ali mu kabi? Sakabirirwanga mu mwoyo gwange olw'omwavu?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Saakaabira abo abaali mu buzibu? Emmeeme yange teyalumirirwa abaavu?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Saamukaabira wamu n'abo abalinga mu nnaku? Era ssaanakuwaliranga wamu Nabali mu bwetaavu?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ssaakaabira wamu amaziga n'abali mu nnaku yaabwe? Ssaalumirwa abo abali mu bwetaavu?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Saamukaabira amaziga oyo eyali mu nnaku? Emmeeme yange teyanakuwalira oyo eyeetaaga?