Job 30:26 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye bwe nasuubira ebirungi, bibi bye byajja; nalindirira ekitangaala, nzikiza ye yajja.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye bwe nanoonya obulungi, ekibi kye kyajja; bwe nanoonya ekitangaala, ekizikiza kye kyajja.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe nnasuubira ebirungi, ebibi ate bye bijja, Era bwe nnalindirira omusana, ekizikiza kye kijja.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye bwe nasuubira ebirungi ebibi ate bye byajja. Bwe nalindirira ekitangaala, ekizikiza kye kyajja.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe nnasuubira ebirungi, ebibi ne biryoka bijja; Era bwe nnalindirira omusana, ekizikiza ne kijja.