Job 30:29 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nfuuse muganda wa bibe; mukwano gwa biwuugulu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nfuuse muganda w’ebibe, munne w’ebiwuugulu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ndi muganda wa bibe, Era mukwano gwa zi maaya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ndi muganda wa bibe era mukwano gwa bimmaaya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ndi muganda w'ebibe, Ne bamaaya ndi munnaabwe.