Job 30:31 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ennanga yange efuuse ya kukungubaga, n'endere yange, maloboozi g'abakaaba.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ettendo lyange lifuuseemu kukaaba n’akalere kange ne kavaamu eddoboozi ery’ebiwoobe.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ennyimba ze nkuba ku nnanga yange, kati za kukungubaga. N'omulere gwange ngufuuyira abo abakaaba amaziga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ennyimba ze nkuba ku nnanga, kati za bakungubazi. Eddoboozi ly'endere yange ndifuuyira bakaaba maziga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ennanga yange kyevudde ekyuka okuwuubaala, N'omulere gwange gufuuse ddoboozi ly'abo abakaaba amaziga.