Job 30:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baasulanga mu biwonvu by'emigga ebikalu, ne mu mpuku mu ttaka ne mu mpampagama z'enjazi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Baawalirizibwa okubeera mu migga egyakalira, mu njazi ne mu binnya wansi mu ttaka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bagwanira kubeera mu mifulejje ne mu miwaatwa; Mu bunya obw'omu ttaka ne mu mpuku ez'omu njazi
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bagwanira kubeeranga mu mifulejje ne mu miwaatwa; mu binnya ne mu mpuku ez'omu njazi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kibagwanira okubeera mu njatika ez'omu biwonvu, Mu bunnya obw'omu ttaka n'obw'omu njazi.