Job 30:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baawologgomeranga eyo mu bisaka, nga beezinze wamu mu matovu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Baakaabira mu bisaka ng’ensolo ne beekweka mu bikoola by’emiti.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bakaabira mu bisaka ng'ensolo, Wansi w'emyennyango we bakuŋŋaanira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bakaabira mu bisaka ng'ebisolo, Wansi w'emyennyango we bakuŋŋaanira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Balirira mu bisaka, Wansi w'emyennyango we bakuŋŋaanira.