Job 30:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Kati wuuno banjeeya mu nnyimba, nfuuse ekintu eky'okunyumyako.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye kaakano abaana baabwe bansekerera nga bannyimba; nfuuse ekyenyinyalwa gye bali,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale kaakano nze nfuuse oluyimba lwabwe, Nfuuse ngombo yaabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kaakano mbafuukidde luyimba, ndi ŋŋombo yaabwe ya kugereesa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale kaakano nze nfuuse oluyimba lwabwe, Weewaawo, ndi kigambo kya buwemu gye bali.