Job 31:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Nakuba endagaano n'amaaso gange, obutatunuulira mbeerera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Nakola endagaano n’amaaso gange; obutatunuulira muwala n’amaaso ag’obukaba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nnasalawo okuziyiza amaaso gange. Kale nnandiyinzizza ntya okutunuulira omuwala?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Nalagaanya amaaso gange okugeekuumanga. Kale ate nandiyinzizza ntya okugeekaliriza omuwala?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nalagaana endagaano n’amaaso gange; Kale nandiyinzizza ntya okutunuulira omuwala?