Job 31:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti ekyo kyandibadde kya nsonyi, omusango ogwanditwaliddwa mu mbuga;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga ekyo kyandibadde kya kivve, ekibi ekiŋŋwanira okubonerezebwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ekyo kyandibadde kya kivve. Kyandibadde kibi ekigwana okuleetebwa eri abalamuzi okukibonereza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga ekyo kyandibadde kya kivve. Ddala kyandibadde kibi ekireetebwa mu balamuzi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ekyo kyandibadde kya kivve; Weewaawo, kyandibadde kibi ekigwana abalamuzi okukibonereza: