Job 31:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ndikola ntya nga Katonda asituse okunnamula, ndimwanukula ki bwe ndisabibwa okuwoza?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kale ndikola ntya Katonda bw’alinnyimukiramu? Era bw’alimbuuza, ndimuddamu ki?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale ndikola ntya, Katonda bw'alisituka? Era bw'alimbuuza, ndimuddamu ntya?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kale ndikola ntya Katonda bw'alisituka? Ndimuddamu ki bw'alijja okumbuuza?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale ndikola ntya, Katonda bw'aligolokoka? Era bw'alinjijira, ndimuddamu ntya?