Job 31:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
naye ng'okuva mu buvubuka bwange namugunjula nga kitaawe, n'okuva mu lubuto lwa nnyabo namulambika,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kubanga okuva mu buto bwange namulera nga kitaawe, era okuva mu lubuto lwa mmange nayamba nnamwandu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okuva mu buto bwange, nnalabiriranga mulekwa nga kitaawe, Sseekekanga kuyamba bannamwandu n'akatono.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okuva obuto bwange, nalabiriranga mulekwa nga kitaawe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
(Nedda, okuva mu buto bwange yakulira wamu nange nga kitaawe, Ne nnamwandu n'abanga mulezi we okuva mu lubuto lwa mmange;)