Job 31:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omugabo gwange gwe guluwa ewa Katonda waggulu eyo, busika ki ew'Omuyinza wa buli kantu waggulu eyo?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kiki Katonda kye yandinsasudde okuva waggulu, omugabo ogwandivudde eri oyo Ayinzabyonna ali waggulu?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda yampa mugabo ki oguva waggulu gy'ali? Nnafuna busika ki okuva ew'Omuyinza w'ebintu byonna mu ggulu?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda yampa mugabo ki ogwa waggulu gy'ali? Nafuna basika ki okuva mu ggulu ew'Omuyinzawaabyonna?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga omugabo gwa Katonda oguva waggulu kye kiki, N'obusika obw'Omuyinza w'ebintu byonna obuva engulu?