Job 31:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
omutima gwe ne gutansabira mukisa, olw'okumubugumya n'ebyoya by'endiga zange,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
mpozzi omutima gwe, gwe gutansiima, olw’okumubugumya n’ebyoya by’endiga zange;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nga muwa eky'okwebika, Ekikoleddwa mu byoya bya ndiga zange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
nga mmubugumya n'ekyambalo ekikoleddwa mu byoya by'endiga zange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekiwato kye oba nga tekyanneebaza, Era oba nga tabugumye na byoya bya ndiga zange;