Job 31:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
oba nagololera omukono gwange ku nfuuzi, nga ndaba ku mulyango endiyo obuyambi,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
obanga nayimusa omukono gwange eri abatalina bakitaabwe, kubanga mmanyi nti, mmanyiganye n’ab’obuyinza,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oba nga nali ndyazaamaanyizza mulekwa, Nga nneesiga abalamuzi okunyamba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oba nali ndyazaamaanyizza mulekwa nga ndabye nti abalamuzi banannyamba,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oba nga nali nnyimusizza omukono gwange eri atalina kitaawe, Kubanga nalaba anannyamba mu mulyango: