Job 31:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga okuzikirira okuva ewa Katonda kwantiisa; olw'okutya ekitiibwa kye ebyo saabikola.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olw’okutya okuzikirizibwa Katonda n’olw’obukulu bwe, nnali sisobola kukola bintu ng’ebyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olwo kuba nga ntya okubonerezebwa Katonda, Nga siyinza kukola bintu biri ng'ebyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nali siyinza kukola bintu biri ng'ebyo, kubanga ntya Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga obuyinike obuva eri Katonda bwabanga ntiisa gye ndi, Era olw'obukulu bwe ne ssibaako kye nnyinza kukola.