Job 31:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
oba nasanyukira obugagga bwange obungi, ebirungi emikono gyange bye gyafuna,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
obanga neeyagala olw’okuba n’obugagga obungi, oba olw’okuba emikono gyange gy’ali ginfunyisizza bingi;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Si teekanga ssanyu lyange mu by'obugagga bwange bungi, Wadde okwesiima olw'ebintu byange ebingi bye nnalina.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nali ntadde essanyu lyange mu byobugagga bwange obungi? Wadde okwesiima olw'endulundu y'ebintu?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oba nga nali nsanyuse kubanga obugagga bwange bwali bungi, Era kubanga omukono gwange gwali gufunye bingi;