Job 31:26 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
oba nalaba enjuba bw'etangalijja, n'omwezi bwe guseeyeeya mu kitiibwa kyagwo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
obanga nnali ntunuulidde enjuba, oba omwezi nga byaka mu kitiibwa,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nali ntunuulidde enjuba mu kwaka kwayo, Oba omwezi ogutambulira mu kumasamasa,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nali ntunuulidde enjuba mu kwaka kwayo, oba obulungi bw'omwezi ogumasamasa,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oba nga nali ntunuulidde enjuba, Oba omwezi nga gutambulira mu kumasamasa;