Job 31:28 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
na bino ebibi byanditwaliddwa mu mbuga, kubanga Katonda ali waggulu mmwegaanyi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
era n’ekyo kyandibadde kibi ekiŋŋwanyiza okusalirwa omusango olw’obutaba mwesigwa eri Katonda ali waggulu.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Na kino nakyo kyandibadde kibi ekigwana okuleetebwa eri abalamuzi okukibonereza. Kubanga nnandibadde nneegaanye Katonda ali waggulu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Na kino kyandibadde kibi ekireetebwa mu balamuzi, kubanga nandibadde neegaanye Katonda ali waggulu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era n'ekyo kyandibadde kibi ekigwana abalamuzi okukibonereza: Kubanga nandirimbye Katonda ali waggulu.