Job 31:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Oba nasanyukira ennaku y'omulabe wange, ne njaganya kubanga akabi kamujjidde __
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Obanga nasanyuka ng’omulabe wange afunye emitawaana oba ne njaguza olw’ebizibu ebyamutuukako,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Si sanyukiranga kuzikirira kw'oyo ankyaye, Oba okujaganya nga atuukiddwako akabi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nali nsanyukidde okuzikirira kw'oyo ankyaye; oba okujaganya ng'akabi kamujjidde?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oba nga nali nsanyukidde oyo eyankyawa ng'azikiridde, Oba nali neeyimusizza obubi bwe bwamulaba;