Job 31:32 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
naye tewali muyise yasula bweru, kubanga omulyango gwange gwaggulirwanga buli mutambuze
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tewali mutambuze yasula ku kkubo, kubanga oluggi lwange lwali luggule eri buli muyise.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abatambuze tebasulanga mu luguudo, Naye twabaanirizanga mu nnyumba yange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abatambuze mbaaniriza, sireka basule ku kkubo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omugenyi teyasulanga mu luguudo; Naye n'aggulirangawo enzigi zange omutambuze;