Job 31:38 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
oba ettaka lyange lireekaana nga linvunaana, ng'empangi zaalyo zonna zikaaba,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Singa ettaka lyange linkaabirira, n’ebinnya byalyo bye nsimye ne bitotobala n’amaziga;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Singa n'abba bubbi ettaka, Lya ndikaabye okulidizza nannyiniryo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Singa nabba bubbi ekibanja kye nnimamu, nga kireekaana okukiddiza nnyinikyo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ensi yange bw'enempawaabira, N'ebibibi byayo ne bikaabira wamu amaziga;