Job 31:39 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
oba bye libaza nabirya nga sisasudde, ne nnyiikaaza omutima gwa nnannyini lyo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
obanga ndiddemu ebibala awatali kusasula, era ne ndeetera bannannyini lyo okufa,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oba nga nali ndidde ebibala byamu nga sisasudde, Oba ne ndeka enjala ette bannannyini ttaka,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne ndya ebibala byamu nga sisasudde, ne ndeka enjala ette bannyinikyo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oba nga nali ndidde ebibala byamu awatali ffeeza, Oba nali nfiisizza bannyini yo: