Job 31:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Oba natambulira mu bulimba, oba nalandukira eby'obukumpanya,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Obanga natambulira mu bulimba era nga n’ekigere kyange kyayanguyiriza okukola obukuusa;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oba nga nnatambulira mu bulimba, Oba nga ebigere byange nnabyanguyanga okubitwala mu kukuusakuusa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oba natambulira mu bulimba, ebigere ne bintwala mu bukuusa,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oba nga nali ntambudde n'obutaliimu, Oba nga ekigere kyange kyanguye okukuusakuusa;