Job 31:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ampime mu minzaani entuufu, Katonda ajja kulaba bwe siriiko musango.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
leka mpimibwe ku minzaani ya Katonda amanye obutuukirivu bwange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mpimibwe mu minzaani epima ekituufu, Katonda alyoke amanye nti siyonoonanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
mpimibwe mu minzaani epima ekituufu, Katonda amanye bwe ndi ataliiko kye nvunaanibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
(Mpimibwe mu minzaani eyenkanankana, Katonda alyoke amanye obutayonoona bwange;)