Job 31:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Oba omutima gwange gwali guseemezeddwa omukazi, oba naliimisa ku mulyango gwa munnange,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Obanga omutima gwange gwali gusendeddwasendeddwa omukazi, oba ne mmuteegera ku mulyango gwa muliraanwa,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oba omutima gwange gwali gwegombye muk'omusajja, Ne nteegera ku mulyango gwa muliraanwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oba neegomba muk'omusajja omulala, ne nteegera ku mulyango gwa muliraanwa,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omutima gwange oba nga gwali gusendeddwa eri omukazi, Ne nteegera ku mulyango gwa munnange: