Job 32:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Temugamba nti: ‘Tuzudde amagezi: Katonda y'aba amusinga, si muntu.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mwegendereze temugamba nti, ‘Tusanze omuntu ow’amagezi; muleke Katonda amuwangule so si bantu.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mwekuume muleme kwewaana nti amagezi mugazudde. Katonda ye ayinza okumuwangula, si bantu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mwekkaanye muleme kwewaana nti amagezi mugazudde. Katonda ye ayinza okumuwangula, sso si bantu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mwekuume muleme okwogera nti Tulabye amagezi; Mpozzi Katonda ayinza okumuwangula, si bantu: