Job 32:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Batidde, tebakyalina kye boogera; eby'okwogera bibabuze.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Basobeddwa, tebalina kya kwogera, ebigambo bibaweddeko.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Basobeddwa, babuliddwa eby'okuddamu, Tebakyalina kya kwogera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Basobeddwa, babuliddwa eby'okuddamu. Tebakyalina kye bagamba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Basamaaliridde, tebakyayanukula: Tebalina kigambo kya kwogera.