Job 32:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era nninde kati nga basirise, nga bayimiridde awo nga tebamanyi kya kuddamu?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kaakano nsirike busirisi, nga bayimiridde buyimirizi, nga tebalina kye boogera?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale nange nsirike busirisi nga nabo bwe basirise? Tebakyalina kye baanukula?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era nga bwe basirise nninde? Bayimiridde awo, tebakyalina kye baanukula?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nange naalindirira, kubanga teboogera, Kubanga bayimirira buyimirizi nga tebakyayanukula?