Job 32:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nzija kwogera, nzikkakkane; nzija kwasamya emimwa gyange, nnyanukule.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nteekwa okwogera, nsobole okufuna eddembe, nteekwa okwasamya akamwa kange mbeeko kye njogera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nina okwogera ndyoke mpeere. Nteekwa okubaako kye njogera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nnina kwogera ndyoke mpeere. Nteekwa okubaako kye ŋŋamba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naayogera ndyoke mpeereweere; Naayasama emimwa gyange ne nziramu.