Job 32:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sijja kwekubiira ludda, wadde okubaako ne gwe mpaanawaana,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Sijja kubaako gwe nkwatirwa nsonyi, era sijja na kuwaana muntu yenna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Sijja kwe kubiira ku ludda lwa muntu yenna. Era sijja kubaako gwe mpaana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Sijja kwekubiira ku ludda lw'ono oba olw'oli. Sijja era kubaako gwe mpaana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nkwegayiridde, nneme okusosola mu bantu eri omuntu yenna; So ssiiwe muntu yenna mannya ganyumiikiriza.