Job 32:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nalowooza nti: ‘Obukulu bunaayogera, abayise mu myaka banaayigiriza amagezi.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nalowoozezza nti, Emyaka gye gisaanye okwogera, n’emyaka emingi gye gisaanye okuyigiriza amagezi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne ŋŋamba nti, ‘Abakadde ka boogere, Kubanga emyaka gyabwe giraga amagezi.’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne ŋŋamba nti: ‘Ab'emyaka ka boogere, Abakadde balage amagezi.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Njogedde nti Ennaku ze zandyogedde, Olufulube lw'emyaka lwandiyigirizza amagezi.