Job 33:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Kale nno, Yobu, wuliriza ebigambo byange, ssa omwoyo ku byonna bye njogera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Kaakano ggwe Yobu, wuliriza ebigambo byange: ssaayo omwoyo ku byonna bye njogera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye, Yobu, kaakano, wulira bye ngenda okwogera. Wuliriza ebigambo byange byonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Kati nno Yobu, wulira bye ŋŋenda okwogera. Wuliriza ebigambo byange byonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye, Yobu, nkwegayiridde, wulira okwogera kwange, Era tega okutu kwo eri ebigambo byange byonna.