Job 33:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye Katonda yansangamu ky'anvunaana; andaba ng'omulabe we;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyokka Katonda anteekako omusango, anfudde omulabe we.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Katonda alina kyeyekwasa, Ampita mulabe we.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye Katonda afuna ebyekwaso, n'anteeka mu ssa ly'omulabe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, anziyako ensonga, Ampita mulabe we;