Job 33:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Ka nkubuulire, awo w'otobeeredde mutuufu, kubanga Katonda mukulu okusinga omuntu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Naye leka nkubuulire, mu kino toli mutuufu. Katonda asinga omuntu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ka nkutegeeze ggwe Yobu, nti mu kino oli mukyamu. Katonda asingira ddala omuntu obukulu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ka nkubuulire ggwe Yobu, nti mu kino oli mukyamu. Katonda asukkulumye nnyo ku bantu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, naakuddamu, mu ekyo tolina nsonga; Kubanga Katonda asinga omuntu obukulu.