Job 33:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Lwaki oyomba naye kubanga ebigambo byonna tabyanukudde?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Lwaki omwemulugunyiza nti, taddamu bigambo bya muntu yenna?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Lwaki omwemulugunyiza ng'ogamba nti: “Nga tanziramu bye mugamba?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Lwaki omwemulugunyiza ng'ogamba nti: ‘Bye mmugamba nga tanziramu?’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kiki ekikuwakanya naye? Kubanga tabalirira muwendo gwa bigambo bye byonna.