Job 33:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga Katonda ayogera lumu, mpozzi n'ogwokubiri, newandibadde ng'omuntu takiraba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga Katonda ayogerera mu ngeri emu, n’awalala n’ayogerera mu ngeri endala, wadde ng’omuntu tassaayo mwoyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda ayogera emirundi mingi, Naye nga tewali muntu assa mwoyo ku bigambo bye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kubanga Katonda ayogera mu ngeri eno oba eri, wadde ng'abantu tebeeteerayo mwoyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga Katonda ayogera omulundi gumu, Weewaawo, emirundi ebiri, abantu newakubadde nga tebassaayo mwoyo.