Job 33:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
alyoke aggye omuntu ku by'akola; amuggyemu n'okwekuza,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
alyoke akyuse omuntu okumuggya mu bikolwa ebibi n’amalala,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaggye mu bikolwa byabwe ebibi, Era abaziyize okuba abamalala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
alyoke abaggye ku bikolwa ebibi, era abaziyize okuba abeepansi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Aggye abantu mu kuteesa kwabwe, Era akweke abantu amalala;