Job 33:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Laba, njasamizza akamwa kange; olulimi lwange lwogera mu kamwa kange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Laba nnaatera okwasamya akamwa kange, ebigambo byange bindi ku lulimi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ka ntandike okwogera, Kanfukumule byonna byenjagala okwogera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale ka ntandike okwogera, nfulumye muli ekimpujja.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba nno, njasamye akamwa kange, Olulimi lwange lwogedde mu kamwa kange.