Job 33:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omubiri gwe ne gukogga, nga tegukyalabika; amagumba agaali gatalabika, nga kati gayiseemu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omubiri gwe gugwako ku magumba, n’amagumba ge ne gafubutukayo gye gaali geekwese,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omubiri guggwaawo n'akogga. N'amagumba ge agaali gatalabika ne gakukunala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Aggweebwako omubiri n'akogga. Amagumba ge agataalabikanga ne gakukunala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omubiri gwe gumalibwawo n'okuyinzika ne gutayinzika kulabibwa; N'amagumba ge agaali gatalabika ne gakukunala.